Librería Samer Atenea
Librería Aciertas (Toledo)
Kálamo Books
Librería Perelló (Valencia)
Librería Elías (Asturias)
Donde los libros
Librería Kolima (Madrid)
Librería Proteo (Málaga)
Bwe tutuukiriza ebigambo ebiri mu Mikisa egyasuubizibwa, tetujja kukoma ku kweyagalira mu mikisa gyonna egy’oku nsi kuno gamba nga obugagga, okuba abalamu, okuba ab’etutumu, ab’obuyinza, ne ddembe mu maka, wabula tujja kufuna ne Yerusaalemi Empya mu bifo ebingi eby’okubeeramu mu ggulu. Emikisa egiweebwa okuva eri Katonda tegisobola kunyeenyezebwa mu mbeera enzibu yonna. Bwe tutuukiriza ebyo ebituweesa emikisa egy’asuubizibwa, tetujja kuweebuuka mu mbeera yonna.